Luke Owoyesigire (Asst police spokes person)
Amyuka omwogezi wa Poliisi mu Kampala nemiriraano Luke Owoyesigire ategezeza nga Poliisi ye Katwe bweyise omuyimbi Mugwanya Patrick amanyiddwa nga AlienskinUg anyonyole kubyabaddewo olunaku lw'eggulo.
Okusinziira ku Luke Owoyesigire Alien Skin ne banne bagezezaako okutuusa obulabe ku Promoter webivvulu Bajjo eyetasiza nakakebe komukka ogubalagala "Pepper Spray" era nebonoona nemotoka. Omukuumi omu yalabiddwa ng'akuba emipiira gyemotoka amasasi.
Epuziki.com, Uganda,s Number 1 source of News, Music and Entertainments.
0 Comments