Ababi B'emundu babye abantu mubitundu bye Wakiso

 


Waliwo abatamanya angamba ababadde babagalidde emigemera wala abakoze obulumbaganyi ku bakozi b'ekitongole kya Shana Distributors Ltd okuli Galabuzi Haruna, Babirye Patricia ne Mfitumukiza Henry ababadde batambuza ebyamaguzi.


 Bano babbiddwako ensimbi oluvanyuma lw'ekyekango kya masasi agakubiddwa ababbi mu banga. Kigambibwa nti abatuuze mu kitundu olwa wulidde akakyankalano Kano n'ebagoba abazigu ababadde badduse n'ensimbi obukadde 20 nebabakuba emigo okukakana nga Omi bamusse ate abalala ne baddusibwa mu ddwaliro. Wabula ensimbi obukadde 20 bwabulidde awo. Poliisi esabye abantu okukomya okutwalira amateeka mungalo. 

Bino bibadde ku kyaalo Ndejje Kibutika mu distulikiti ye Wakiso District.

0 Comments